Buy from our bookstore and 25% of the cover price will be given to a school of your choice to buy more books. *15% of eBooks.
Audiobooks by Peter Kalyabe
Browse audiobooks by Peter Kalyabe, listen to samples and when you're ready head over to Audiobooks.com where you can get 3 FREE audiobooks on us
OMUNTU NGA BWALOWOOZA
“Omuntu nga Bwalowooza” oba 'As a Man Thinketh' akatabo kenavvunula okukazza muluganda ela nenkakusomera – akawandikibwa omwami Omungeleza; James Allen, katabo kasufu nnyo okuzaama.
Akatabo kano tekageenda kukyuusa bulamubwo kyoka, nendaba gyolabamu ebintu, naye kagenda kuwa eliiso elyokusatu – mukikolwa ekyokuwagala obwongo’bwo okutuuka ku ssa elyokulowooza okwokuntiko – anti’ela obwongo kyekilabo ekikyasinzeyo omugaso mubulamu.
Obubaka obukalimu bwakikungu nnyo ate nga bwabuwanana mumuwendo. Ogenda kwetaaga okukadingana enfunda eziwela kasobole okukubugaana. Wazila okukafunamu ennyo olina okukiliza okuggulawo obwongo’bwo kubanga kko tekesigamye mpagi zabusosoze, naddala ezo ezesigamye ebyenzikiliza, endabika n’obuwangwa. Kano kko kabuli muntu awatali kumulamula oba kumutikka nkoligo nabuwangwa bwabalala.
Omuntu nga bwalowooza mumutima gwomutimgwe ela bwatyo bwaali.
Kale bwotyo nawe ogenda kufuuka ekilooto’kyo ekikyasinzeyo okuba kuntiko.
Peter Kalyabe (Author), Peter Kalyabe (Narrator)
Audiobook
LOWOOZA OGAGGAWALE
Akatabo kano “Lowooza Ogaggawale” oba “Think and Grow Rich” k’awandikibwa omumerika gwebayita Napoleon Hill. Kano kekatabo akakyasinzeyo munsi yonna okuyigiliza abantu okutuuka kubuwanguzi obwekika kyona, nga muno mwemuli n’okubayigiliza okuva mubwaavu okutuuka okufuuka banagagga fugge.
Obubaka obuli mukatabo kano zaabu omweleele eli obulamu’bwo. Kekatabo akalimu eteeka ly’obutonde elifuga obuwanguzi bwona. Ela kalambika bulungi ennonno z’obugagga obwensibo n’obuwanguzi bwona. Ebitongole ne Kampuni enene zigaggadde ezisingayo zona z’asibuka ela zigobelela ennono eno.
Omumerika ono, yawaayo emyaaka abili bweddu, egyobulamu’bwe, nga anonyeleza nga muno mwemuli okuwayamu’ko nebanagagga abayitilivu abaayisa ebikumi bitaano (500) bilambilila abaali basingayo munsi ya Amerika. Ela nga naawe bwokisubila, Omw. Hill yazuula ekyaama.
Ekyaama kino kitusiza abantu banji nnyo kubuwanguzi obusukulumu – okukola, okufuna, n’okuba ekintu kyona eky’obuwanguzi
Amateeka n’emitendela mukatabo kano mangu okugobelela ela kyova olaba nga akatabo kano katunze kopi eziyisa obukadde abili munsi ya America yoka. Naawe yona eyo gyooli kiliza oketuseeko kati – okawulirize.
Amanya agange nze Kalyabe Peter – eyakavvunula mululimi oluganda.
Kumukutu www.kalyabe.com
Peter Kalyabe (Author), Kalyabe Peter (Narrator)
Audiobook