Buy from our bookstore and 25% of the cover price will be given to a school of your choice to buy more books. *15% of eBooks.
Home >
Audiobooks >
Narrator: Peter Kalyabe
Audiobooks Narrated by Peter Kalyabe
Browse audiobooks narrated by Peter Kalyabe, listen to samples and when you're ready head over to Audiobooks.com where you can get 3 FREE audiobooks on us
OMUNTU NGA BWALOWOOZA
“Omuntu nga Bwalowooza” oba 'As a Man Thinketh' akatabo kenavvunula okukazza muluganda ela nenkakusomera – akawandikibwa omwami Omungeleza; James Allen, katabo kasufu nnyo okuzaama.
Akatabo kano tekageenda kukyuusa bulamubwo kyoka, nendaba gyolabamu ebintu, naye kagenda kuwa eliiso elyokusatu – mukikolwa ekyokuwagala obwongo’bwo okutuuka ku ssa elyokulowooza okwokuntiko – anti’ela obwongo kyekilabo ekikyasinzeyo omugaso mubulamu.
Obubaka obukalimu bwakikungu nnyo ate nga bwabuwanana mumuwendo. Ogenda kwetaaga okukadingana enfunda eziwela kasobole okukubugaana. Wazila okukafunamu ennyo olina okukiliza okuggulawo obwongo’bwo kubanga kko tekesigamye mpagi zabusosoze, naddala ezo ezesigamye ebyenzikiliza, endabika n’obuwangwa. Kano kko kabuli muntu awatali kumulamula oba kumutikka nkoligo nabuwangwa bwabalala.
Omuntu nga bwalowooza mumutima gwomutimgwe ela bwatyo bwaali.
Kale bwotyo nawe ogenda kufuuka ekilooto’kyo ekikyasinzeyo okuba kuntiko.
Peter Kalyabe (Author), Peter Kalyabe (Narrator)
Audiobook